Numbers 15:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mutyo mulijjukira okukwata ebiragiro byange byonna, ne mubeera batukuvu mu maaso ga Katonda wammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mutyo munajjukiranga amateeka gange ne mubeera batukuvu eri Katonda wammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mujjukire ebiragiro byange byonna mubikwate mube batukuvu eri Katonda wammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo mujjukirenga ebiragiro byange byonna, era mutuukirizenga kye biragira, mulyoke mubeererenga ddala bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mujjukire ebiragiro byange byonna mubikole, mube batukuvu eri Katonda wammwe.