Numbers 15:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi y'e Misiri, mbeere Katonda wammwe. Nze Mukama Katonda wammwe.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze Mukama Katonda wammwe, eyabaggya mu nsi y’e Misiri, okubeeranga Katonda wammwe; Nze Mukama Katonda wammwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze Mukama Katonda wammwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, okuba Katonda wammwe. Nze Mukama Katonda wammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze Mukama, Nze Katonda wammwe. Nabaggya mu nsi y'e Misiri, ndyoke mbe Katonda wammwe. Nze Mukama, Nze Katonda wammwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze Mukama Katonda wammwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, okuba Katonda wammwe: nze Mukama Katonda wammwe.