Numbers 15:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'oleeterako ekyokusatu ekya yini eky'evviini ng'ekitone eky'okuyiwa. Obiweereze ng'akawoowo akasanyusa Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era n’obutundu mwenda n’obutundu bubiri obwa Ini obw’envinnyo nga kye kiweebwayo ekyokunywa, eky’akawoowo akasanyusa Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku kiweebwayo eky'okunywa anaawangayo ekitundu eky'okusatu ekya ini ey'envinnyo ey'akawoowo eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era munaawangayo lita emu n'ekitundu ey'omwenge ogw'emizabbibu, nga kye kiweebwayo eky'ebyokunywa. Akawoowo kaakyo kansanyusa Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era okuba ekiweebwayo ekyokunywa onoowangayo ekitundu eky'okusatu ekya ini ey'envinnyo, ey'akawoowo eri Mukama.