Numbers 16:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'atumya Datani ne Abiramu batabani ba Eliyabu, bo ne baanukula nti: “Tetujja kujja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’atumya Dasani ne Abiraamu batabani ba Eriyaabu bayitibwe bajje. Naye ne bagamba nti, “Tetujja kujja!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'atumya Dasani ne Abiraamu, batabani ba Eriyaabu; ne bagamba nti, “Tetujja kujja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'atumya Datani ne Abiraamu batabani ba Eliyaabu. Abo b'atumizza ne bagamba nti: “Tetujja kujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'atuma okuyita Dasani ne Abiraamu, batabani ba Eriyaabu: ne bagamba nti Tetujja kwambuka: