Numbers 16:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Lagira abantu bonna beesege ekisulo kya Kora, Datani ne Abiramu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Muve okumpi n’eweema eza Koola ne Dasani ne Abiraamu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Gamba ekibiina nti, ‘Mugolokoke muve awali Weema ya Koola, Dasani, ne Abiraamu.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
agambe abantu nti: “Muve okumpi n'eweema eya Koora, n'eya Datani, n'eya Abiraamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gamba ekibiina nti Mugolokoke muve ku weema ya Koola, Dasani, ne Abiraamu.