Numbers 16:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aba yaakamala okwogera, ettaka ne lyeyasaamu awo we baali bayimiridde;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe yali nga yakamala okwogera ebigambo ebyo, ettaka bali kwe baali bayimiridde ne lyabikamu wabiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka, bwe yali ng'agenda okumala okwogera ebigambo ebyo byonna, ettaka eryali wansi waabwe ne lyasama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yali amaliriza bw'ati okwogera ebigambo ebyo byonna, ettaka kwe baali ne lyegabanyaamu wabiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, bwe yali ng'agenda okumala okwogera ebigambo ebyo byonna, ettaka ne lyatika eryali wansi weabwe: