Numbers 16:37 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gamba Eriyazaali mutabani wa Alooni kabona aggye ebyoterezo mu muliro, kubanga bitukuvu, amanda ag’omuliro agasaasaanyize wala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Gamba Eriyazaali mutabani wa Alooni kabona, aggye ebyoterezo mu bintu ebyokeddwa, kubanga ebyoterezo ebyo bitukuvu, era asaasaanye amanda g'omuliro agabirimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Gamba Eleyazaari mutabani wa Arooni kabona, aggye ebyoterezo mu bintu ebyokeddwa, kubanga ebyoterezo ebyo bitukuvu, era asaasaanye amanda g'omuliro agabirimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gamba Eriyazaali mutabaani wa Alooni kabona, aggye ebyoterezo mu muliro, naawe ofuke eyo omuliro; kubanga bitukuvu;