Numbers 16:43 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa ne Alooni ne balaga ku mulyango gwa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa ne Alooni ne bajja mu maaso g'Eweema ey'okusisinkanirangamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa ne Arooni ne bajja mu maaso ga Weema Ey'Okusisinkanirangamu Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa ne Alooni ne bajja mu bwenyi bw'eweema ey'okusisinkanirangamu.