Numbers 16:49 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe kityo abantu abaafa kawumpuli baawera omutwalo gumu mu enkumi nnya mu lusanvu, nga bali abaafa olw’emitawaana gya Koola tobataddeeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abaafa kawumpuli baali omutwalo gumu mu enkumi nnya mu lusanvu (14,700), obutassaako abo abaafa olw'ebigambo bya Koola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaafa kawumpuli baali omutwalo gumu mu enkumi nnya mu lusanvu, ng'abo abaafiira mu keediimo ka Koora tobabaliddeemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abaafa kawumpuli baali kakumi mu enkumi nnya mu lusanvu, obutassaako abo abaafa olw'ebigambo bya Koola.