Numbers 16:50 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alooni n’akomawo eri Musa mu mulyango gwa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, nga kawumpuli amaze okuziyizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alooni n'addayo eri Musa ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu; kawumpuli n'aziyizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kawumpuli bwe yakomezebwa, Arooni n'addayo eri Musa ku mulyango gw'Eweema Ey'Okusisinkanirangamu Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alooni n'addayo eri Musa ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu: kawumpuli n'aziyizibwa.