Numbers 19:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekintu ekitalina kisaanikira, oba ekitasibiddwako ku mumwa, kinaabanga si kirongoofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kintu ekiterekwamu ekyasaamiridde ekitaliiko kisaanikira tekiibenga kirongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli kintu kyonna ekiri mu weema eyo ekyasaamiridde, nga si kisaanikireko, kinaabanga ekitali kirongoofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kintu mu weema eyo ekyasaamiridde, ekitabikiddwako kisaanikira, tekiba kirongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli kintu kyasaamiridde, ekitaliiko kisaanikizo ekisibibwa ku kyo, si kirongoofu.