Numbers 19:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ogiwe kabona Eleyazari; ya kutwalibwa ebweru w'olusiisira ettirwe mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogiwanga Eriyazaali kabona; eneetwalibwanga ebweru w’olusiisira n’ettirwa mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munaagiwanga Eriyazaali kabona, naye anaagifulumyanga ebweru w'olusiisira, ne bagittira mu maaso ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mugiwe Eleyazaari kabona, agitwale ebweru w'olusiisira, bagitte ng'alaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era munaagiwanga Eriyazaali kabona, naye anaagifulumyanga ebweru w'olusiisira, ne bagittira mu maaso ge: