Numbers 2:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekika kya Gaadi ne kiddako; omukulu w'abazzukulu ba Gaadi ye Eliyasafu mutabani wa Deweli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’ekika kya Gaadi be banaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Gaadi ye Eriyasaafu mutabani wa Deweri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ekika kya Gaadi; era Eriyasaafu mutabani wa Leweri ye anaabanga omukulu w'abaana ba Gaadi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne kuddako ab'Ekika kya Gaadi, ng'omukulembeze waabwe ye Eliyasaafu mutabani wa Reweli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekika kya Gaadi: era Eriyasaafu mutabani wa Leweri ye anaabanga omukulu w'abaana ba Gaadi: