Numbers 2:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa abakola ekibinja kye bawera emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu amakumi ataano (45,650).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano (45,650).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumii buna mu enkumi ttaano mu lukaaga mu ataano.