Numbers 2:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna awamu abali mu kibinja kye bawera emitwalo ena mu bitaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo ena mu ebikumi bitaano (40,500).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo, baali emitwalo ena mu bitaano (40,500).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo ena mu bitaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo, baali obukumi buna mu bitaano.