Numbers 2:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa abakola ekibinja kye bawera emitwalo esatu mu enkumi bbiri mu bibiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo esatu mu enkumi bbiri mu ebikumi bibiri (32,200).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo esatu mu enkumi bbiri mu bibiri (32,200)
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo esatu mu enkumi bbiri mu bibiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumi busatu mu enkumi bbiri mu bibiri: