Numbers 2:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa abakola ekibinja kye bawera emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumi mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu.