Numbers 2:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekika kya Aseeri kye kirisiisira okumuddirira; omukulu w'abazzukulu ba Aseeri ye Pagyeli mutabani wa Okurani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’ekika kya Aseri be banaasiisiranga okubaddirira. Omukulembeze w’abantu ba Aseri ye Pagiyeeri mutabani wa Okulaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekika kya Aseri be banaasiisiranga okumuliraana; era Pagiyeeri mutabani wa Okulaani ye anaabanga omukulu w'abaana ba Aseri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'Ekika kya Aseri be banaasiisiranga okumuliraana. Omukulembeze waabwe ye Pagiyeeli mutabani wa Okuraani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekika kya Aseri be banaasiisiranga okumuliraana: era Pagiyeeri mutabani wa Okulaani ye anaabanga omukulu w'abaana ba Aseri: