Numbers 2:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa abakola ekibinja kye bawera emitwalo ena mu lukumi mu bitaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo ena mu lukumi mu ebikumi bitaano (41,500).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo ena mu lukumi mu bitaano (41,500).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo ena mu lukumi mu bitaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumi buna mu lukumi mu bitaano: