Numbers 2:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekika kya Nafutali ne kiddako; omukulu w'abazzukulu ba Nafutali ye Akira mutabani wa Enani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’ekika kya Nafutaali be banaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Nafutaali ye Akira mutabani wa Enani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekika kya Nafutaali; era Akira mutabani wa Enani ye anaabanga omukulu w'abaana ba Nafutaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne kuddako ab'Ekika kya Nafutaali, ng'omukulembeze waabwe ye Ahira mutabani wa Enani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekika kya Nafutaali: era Akira mutabani wa Enani ye anaabanga omukulu w'abaana ba Nafutaali: