Numbers 2:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa abakola ekibinja kye bawera emitwalo etaano mu enkumi ssatu mu bina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo etaano mu enkumi ssatu mu ebikumi bina (53,400).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo etaano mu enkumi ssatu mu bina (53,400).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo etaano mu enkumi ssatu mu bina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumi butaano mu enkumi ssatu mu bina.