Numbers 2:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa abakola ekibinja kye bawera emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kibinja kye nga mulimu abaabalibwa emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga (74,600).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo, baali emitwalo musanvu mu lukaaga (70,600).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja kye kyabalibwamu abasajja emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era eggye lye n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumi musanvu mu lukaaga.