Numbers 2:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekika kya Zebuluni ne kiddako; omukulu w'abazzukulu ba Zebuluni ye Eliyabu mutabani wa Keloni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekika kya Zebbulooni kye kinaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Zebbulooni ye Eriyaabu mutabani wa Keroni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekika kya Zebbulooni, era Eriyaabu mutabani wa Keroni ye anaabanga omukulu w'abaana ba Zebbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne kuddako ab'Ekika kya Zebbulooni, ng'omukulembeze waabwe ye Eliyaabu mutabani wa Heloni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekika kya Zebbulooni: era Eriyaabu mutabani wa Keroni ye anaabanga omukulu w'abaana ba Zebbulooni: