Numbers 20:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga bajjajjaffe bwe baaserengeta mu Misiri, ne tubeera eyo ebbanga eggwanvu, Abamisiri ne batubonyaabonya nga bwe baakola bajjajjaffe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omanyi nga bajjajjaffe bwe baaserengeta mu Misiri, ne tumalayo emyaka mingi. Abamisiri ne bayisa bubi bakadde baffe, era naffe;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bajjajjaffe baagenda e Misiri, ne tubeera mu Misiri okumala emyaka mingi. Abamisiri ne babonyaabonya bajjajjaffe naffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjajjaffe baagenda e Misiri, ne tubeera mu Misiri okumala emyaka mingi. Abamisiri ne batubonyaabonya ffe ne bajjajjaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bakitaffe bwe baaserengeta mu Misiri, ne tumala mu Misiri ebiro bingi Abamisiri ne batukola bubi ne bakitaffe: