Numbers 20:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'ayogera ne Musa ne Aroni ku lusozi Ori oluliraanye Edomu, n'amugamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda n’agamba Musa ne Alooni, nga bali ku lusozi Koola okuliraana n’ensalo y’ensi ya Edomu, nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa ne Alooni ku lusozi Kooli, oluli ku nsalo n'ensi ya Edomu, ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku nsalo ne Edomu. Nga bali eyo, Mukama n'agamba Musa ne Arooni nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agambira Musa ne Alooni ku lusozi Koola, ku nsalo y'ensi ya Edomu, ng'ayogera