Numbers 20:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa yakola ng'Omukama bwe yali alagidde, ne bayambuka olusozi Ori ng'ekibiina kyonna kiraba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’akola nga Mukama bwe yamulagira; ne balinnya olusozi Koola ng’abantu bonna mu kibiina balaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'akola nga Mukama bwe yalagira. Ne balinnya ku lusozi Kooli ng'ekibiina kyonna kiraba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'akola nga Mukama bwe yalagira. Ne bambuka ku Lusozi Hoori, ng'ekibiina kyonna kiraba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'akola nga Mukama bwe yalagira: ne balinnya ku lusozi Koola mu maaso g'ekibiina kyonna.