Numbers 20:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bayombesa Musa, ne bagamba nti: “Singa nno twafa ku luli baganda baffe lwe baafiira mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bayombesa Musa nga bagamba nti, “Singa nno naffe twafa, baganda baffe bwe baafiira mu maaso ga Mukama Katonda!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu ne bayombesa Musa nga bagamba nti, “Singa naffe twafa baganda baffe bwe baafiira mu maaso ga Mukama!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bayombesa Musa nga bagamba nti: “Singa twafa baganda baffe lwe baafiira mu maaso ga Mukama!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu ne bawakana ne Musa ne boogera nti Singa twafa baganda baffe bwe baafiira mu maaso ga Mukama!