Numbers 20:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki waleeta ekibiina ky'Omukama mu ddungu, ffe n'ebisolo byaffe tufiire muno?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki waleeta ekibiina kya Mukama Katonda kino mu ddungu tulyoke tufiire wano n’ebisibo byaffe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mwaleetera ki ekibiina kya Mukama mu ddungu muno, ffe okufiira omwo, n'ebisibo byaffe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki mwaleeta ekibiina kya Mukama mu ddungu lino? Mwagala tufiire muno, n'amagana gaffe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mw'aleetera ki ekibiina kya Mukama mu ddungu muno, tufiire omwo, ffe n'ebisibo byaffe?