Numbers 21:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Kitabo ky'Entabaalo z'Omukama kye bava bagamba nti: “…Wawebu mu Sufa, n'enkonko za Arunoni;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyekyava kiwandiikibwa mu Kitabo ky’Entalo za Mukama Katonda, nti, “Vakebu ne Sufa, n’ebiwonvu bya Alunoni,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyekyava kyogerwa mu Kitabo eky'Entalo za Mukama nti, “Wakebu ekya Sufa N'ebiwonvu bya Alunoni,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu Kitabo ky'Entalo za Mukama kyebava bagamba nti: “Waaheebu mu Suufa n'ebiwonvu bya Arunoni,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyekyava kyogerwa mu kitabo eky'Entalo za Mukama nti Vakebu mu Sufa N'ebiwonvu bya Alunoni,