Numbers 21:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffe twabasiguukulula, Kesuboni n'azikirira okutuuka e Diboni. Twakoleeza omuliro okutuukira ddala e Nofa, okutuuka ku nsalo za Medeba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye tubawangudde Kesuboni azikiridde okutuukira ddala ku Diboni. Tubafufuggazza okutuuka ku Nofa, kwe kutuukira ddala ku Medeba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Twabasimbako; Kesuboni kyazikirira okutuuka ku Diboni, Era twazisa okutuuka ku Nofa, Ekituuka ku Medeba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ffe tubasaanyizzaawo okuva ku Hesubooni, okutuuka e Diboni. Tubazikirizza n'okutuuka e Noofa, ekituuka ku Medeba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Twabasimbako; Kesuboni kyazikirira okutuuka ku Diboni, Era twazisa okutuuka ku Nofa, Ekituuka ku Medeba.