Numbers 22:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balaamu n'agamba Katonda nti: “Balaki mutabani wa Zippori kabaka w'Abamowabu antumidde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balamu n’addamu Katonda nti, “Balaki mutabani wa Zipoli, Kabaka wa Mowaabu ye yampeereza obubaka buno ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balamu n'addamu Katonda nti, “Balaki mutabani wa Zipoli, kabaka wa Mowaabu, yantumira ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balamu n'agamba Katonda nti: “Kabaka wa Mowaabu, Balaki mutabani wa Zippori, antumidde ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balamu n'agamba Katonda nti Balaki mutabani wa Zipoli kabaka wa Mowaabu, yantumira ng'ayogera nti