Numbers 22:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'agamba Balaamu nti: “Togenda nabo, n'abantu tobavumirira, kubanga baaweebwa omukisa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Katonda n’agamba Balamu nti, “Togenda na bantu abo. Abantu bali tekikugwanidde kubakolimira, kubanga baaweebwa omukisa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'agamba Balamu nti, “Togenda nabo; tokolimira bantu abo, kubanga baweereddwa omukisa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Katonda n'agamba Balamu nti: “Togenda nabo, era togeza n'okolimira abantu bali, kubanga baaweebwa omukisa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'agamba Balamu nti Togenda nabo; tokolimira bantu abo: kubanga baweereddwa omukisa.