Numbers 22:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakungu b'e Mowabu ne baddayo ewa Balaki, ne bamugamba nti: “Balaamu agaanyi okujja naffe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakungu aba Mowaabu ne bakomawo eri Balaki ne bamugamba nti, “Balamu yagaanye okujja naffe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakulembeze ba Mowaabu ne bagolokoka, ne baddayo eri Balaki, ne bamugamba nti, “Balamu agaanyi okujja naffe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abakulembeze ba Mowaabu ne basituka ne baddayo eri Balaki, ne bamugamba nti: “Balamu agaanye okujja naffe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakulu ba Mowaabu ne bagolokoka, ne baddayo eri Balaki, ne bagamba nti Balamu agaanyi okujja naffe.