Numbers 22:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbasaba musule wano nga bannammwe bwe baakola, mmale okumanya ekirala Omukama ky'anaŋŋamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno musule wano olwa leero, nga bannammwe bwe baakola, nange mpulire Mukama Katonda ky’anaayongera okuŋŋamba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno, mbeegayiridde, nammwe musule wano ekiro kino, mmale okumanya Mukama ky'aneeyongera okuntegeeza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale nno mbeegayiridde, nammwe musule wano ekiro kino, mmale okumanya Mukama ky'anaayongera okuntegeeza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno, mbeegayiridde nammwe musule wano ekiro kino, ndyoke mmanye Mukama ky'aneeyongera okumbuulira.