Numbers 22:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balaki mutabani wa Zippori bwe yalaba byonna Yisirayeli bye yali akoze Abaamori,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balaki mutabani wa Zipoli n’alaba byonna Isirayiri bye yali akoze Abamoli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Balaki, mutabani wa Zipoli, yali awulidde byonna Isiraeri bye yali akoze Abamoli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Balaki mutabani wa Zippori n'alaba byonna Abayisirayeli bye baakola ku Baamori.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Balaki mutabani wa Zipoli n'alaba byonna Isiraeri bye yali akoze Abamoli.