Numbers 22:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'aggula omumwa gw'endogoyi, n'eyogera nti: “Kiki kye nkukoze olyoke onkube? Laba guno gwa kusatu ng'onkuba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama Katonda n’ayasamya akamwa k’endogoyi, n’egamba Balamu nti, “Nkukoze ki okunkuba emirundi gino gyonsatule?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'ayasamya akamwa k'endogoyi, n'egamba Balamu nti, “Nkukoze ki ggwe okunkuba emirundi gino gyonsatule?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'asobozesa endogoyi okwogera, n'egamba Balamu nti: “Nkukoze ki, ggwe okunkuba emirundi gino gyonsatule?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'ayasamya akamwa k'endogoyi, n'egamba Balamu nti Nkukoze ki ggwe okunkuba emirundi gino gyonsatule?