Numbers 22:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balaamu n'ayanukula nti: “Kubanga onjooze. Mba na kitala mu ngalo kati, nandikusse.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balamu n’agamba endogoyi nti, “Kubanga onfudde atategeera! Singa mbadde n’ekitala mu mukono gwange nandikuttiddewo kaakano.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balamu n'agamba endogoyi nti, “Kubanga onnyoomye; singa mbadde n'ekitala mu ngalo zange, kaakano nandikusse.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balamu n'agiddamu nti: “Kubanga onnyoomye. Singa mbadde n'ekitala, n'andikusse.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balamu n'agamba endogoyi nti Kubanga onduulidde: singa mbadde n'ekitala mu ngalo zange, kaakano nandikusse.