Numbers 22:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mowabu n'atya abantu, kubanga baali bangi nnyo. Mowabu n'atekemuka olw'Abayisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mowaabu n’atya nnyo kubanga abantu abo baali bangi nnyo. Mowaabu okutya abaana ba Isirayiri ne kumusukkirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mowaabu n'atya nnyo abantu, kubanga bangi; n'atekemuka olw'abaana ba Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamowaabu ne batya nnyo ne batekemuka, kubanga Abayisirayeli baali bangi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mowaabu n'atya nnyo abantu, kubanga bangi: Mowaabu n'akeŋŋentererwa olw'abaana ba Isiraeri.