Numbers 22:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atuma ababaka ewa Balaamu mutabani wa Bewori mu Petori, ekiri ku Mugga mu nsi y'eggwanga lye, bamuyite, ng'agamba nti: “Abantu bali wano baavudde mu Misiri, babisse ku nsi wonna, basenze kumpi nange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’atuma ababaka eri Balamu mutabani wa Byoli, eyali mu Pesoli, ekiriraanye Omugga, mu nsi y’ewaabwe, okumuyita ng’amugamba nti, “Abantu bali wano, baavudde mu Misiri, basaanikidde ensi yonna we batudde; basiisidde wano okunninaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'atuma ababaka eri Balamu, mutabani wa Byoli, e Pesoli, ekiri ku lubalama lw'Omugga Fulaati, mu nsi ya Amawu, okumuyita ng'ayogera nti, “Laba, waliwo abantu abaava mu Misiri, ababuutikidde ensi, era batudde okunjolekera; mbekengedde nange bayinza okunnumba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'atuma ababaka eri Balamu mutabani wa Beyori ow'e Petori, ekiri okumpi n'Omugga Ewufuraate, mu nsi y'Abammoni, okumugamba nti: “Abantu b'eggwanga eddamba bavudde e Misiri, babuutikidde ensi, era bali wano okuliraana nange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N’atuma ababaka eri Balamu mutabani wa Byoli, e Pesoli, ekiri ku lubalama lw'Omugga, mu nsi y'abaana b'abantu be, okumuyita ng'ayogera nti Laba, waliwo abantu abaava mu Misiri: laba, basaanikidde ku maaso g'ensi, era batudde okunjolekera: