Numbers 22:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'ajja gy'ali, n'amubuuza nti: “Baani abo abali ewuwo?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda n’ajja eri Balamu n’amubuuza nti, “Bantu ki bano abali naawe?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekiro ekyo Katonda n'ajja eri Balamu n'amubuuza nti, “Bantu ki bano abali naawe?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'ajja eri Balamu n'amubuuza nti: “Bantu ba ngeri ki bano abali naawe?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'ajja eri Balamu n'agamba nti Bantu ki bano abali naawe?