Numbers 23:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balaki n'agamba Balaamu nti: “Tobavumirira nno, n'omukisa tobawa!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balaki n’agamba Balamu nti, “Tobakolimira wadde okubasabira omukisa n’akamu!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Balaki n'agamba Balamu nti, “Nga bw'ogaanyi okubakolimira, kale nno leka n'okubasabira omukisa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Balaki n'agamba Balamu nti: “Nga bw'ogaanye okubakolimira, era lema nno n'okubawa omukisa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Balaki n'agamba Balamu nti Tobakolimiranga n'akatono, so n'omukisa tobasabiranga mukisa n'akatono.

Recommended Reading