Numbers 23:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ko Balaamu nti: “Saakugambye nti nkola kyokka Omukama ky'aŋŋambye?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balamu n’addamu nti, “Saakutegeezezza nti kinsaanidde okukola ekyo kyonna Mukama Katonda ky’anaagamba?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Balamu n'addamu n'agamba Balaki nti, “Saakugamba nti byonna Mukama by'aliŋŋamba bye ndikola?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Balamu n'addamu Balaki nti: “Saakugambye nti nteekwa okukola byonna Mukama by'anaagamba?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Balamu n'addamu n'agamba Balaki nti Saakubuulira nti Byonna Mukama by'ayogera, ebyo kiŋŋwanira okubikola?

Recommended Reading