Numbers 23:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balaki n'agamba Balaamu nti: “Jjangu, nkutwale mu kifo ekirala, oboolyawo Katonda anakkiriza n'oyima eyo okubanvumirira.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balaki n’agamba Balamu nti, “Jjangu, nkutwale mu kifo ekirala, oboolyawo Katonda anakkiriza obankoliimiririre ng’osinziira awo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balaki n'agamba Balamu nti, “Era jjangu nkutwale awalala; mpozzi Katonda anaasiima ggwe okuyima eyo okubankolimirira.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balaki n'agamba Balamu nti: “Kale jjangu nkwegayiridde, nkutwale mu kifo ekirala, oboolyawo Mukama anaasiima osinziire eyo okubankolimirira.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balaki n'agamba Balamu nti Jjangu nno, naakutwala awalala; mpozzi Katonda anaasiima ggwe okuyima eyo okubankolimirira.
Recommended Reading