Numbers 26:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibonerezo ekyo bwe kyaggwa, Omukama n'agamba Musa ne Eleyazari mutabani wa Aroni kabona nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo oluvannyuma lwa kawumpuli, Mukama Katonda n’agamba Musa ne Eriyazaali, mutabani wa Alooni, kabona, nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka kawumpuli bwe yakoma, Mukama n'agamba Musa ne Eriyazaali mutabani wa Alooni kabona nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kawumpuli bwe yaggwa, Mukama n'agamba Musa ne Eleyazaari, mutabani wa Arooni kabona, nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka kawumpuli ng'awedde, Mukama n'agamba Musa ne Eriyazaali mutabani wa Alooni kabona nti