Numbers 26:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ago ge masiga mu Basimewoni. Abaabalibwa bonna baawera emitwalo ebiri mu enkumi bbiri mu bibiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Simyoni. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo ebiri mu enkumi bbiri mu ebikumi bibiri (22,200).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ezo z'enda ez'abaana ba Simyoni. N'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo ebiri mu enkumi bbiri mu bibiri (22,200).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ago ge Masiga g'Ab'Ekika kya Simyoni. Gaalimu abasajja emitwalo ebiri mu enkumi bbiri mu bibiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezo ze nda eza Basimyoni, obukumi bubiri mu enkumi bbiri mu bibiri.