Numbers 26:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bazzukulu ba Gaadi mu masiga gaabwe: mu Zefoni ab'essiga ly'Abazefoni; mu Kaggi, ab'essiga ly'Abakaggi; mu Suni, ab'essiga ly'Abasuni;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu kika kya Gaadi ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali, be bano: abaava mu Zefoni, lwe lunyiriri lw’Abazefoni; abaava mu Kagi, lwe lunyiriri lw’Abakagi; abaava mu Suni, lwe lunyiriri lw’Abasuni;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kika kya Gaadi mwe mwava enda zino: enda y'Abazefoni okuva mu Zefoni, enda y'Abakagi okuva mu Kagi, enda y'Abasuni okuva mu Suni,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekika kya Gaadi kyalimu Amasiga: erya Zefoni, n'erya Haggi, n'erya Suni;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Gaadi ng'enda zaabwe bwe zaali: okuva ku Zefoni, enda eya Bazefoni: okuva ku Kagi, enda eya Bakagi: okuva ku Suni, enda eya Basuni: