Numbers 26:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ago ge masiga mu bazzukulu ba Gaadi. Abaabalibwa bonna baawera emitwalo ena mu bitaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Gaadi. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo ena mu ebikumi bitaano (40,500).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ezo ze nda eza batabani ba Gaadi. Bonna abaabalibwa ku bo, baali emitwalo ena mu bitaano (40,500).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ago ge Masiga g'ab'Ekika kya Gaadi, era abaabalibwa ku bo, baali abasajja emitwalo ena mu bitaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ezo ze nda eza batabani ba Gaadi ng'abo abaabalibwa ku bo bwe baali, obukumi buna mu bitaano.