Numbers 26:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri n'Onani baali batabani ba Yuda; bombi abaafiira mu nsi y'e Kanaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eri ne Onani baali batabani ba Yuda, naye ne bafiira mu nsi ya Kanani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kika kya Yuda mwe muva enda zino: Eri ne Onani abafiira mu nsi ya Kanani;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Yuda, Eri ne Onani, baafiira mu nsi ye Kanaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Yuda, Eri ne Onani: Eri ne Onani ne bafiira mu nsi ya Kanani.