Numbers 26:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ago ge masiga mu Yuda. Abaabalibwa bonna baawera emitwalo musanvu mu kakaaga mu bitaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Yuda. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo musanvu mu kakaaga mu ebikumi bitaano (76,500).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ezo z'enda za baana ba Yuda. N'abo abaabalibwa ku bo baali emitwalo musanvu mu kakaaga mu bitaano (76,500).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ago ge Masiga g'ab'Ekika kya Yuda, era abaabalibwa ku bo, baali abasajja emitwalo musanvu mu kakaaga mu bitaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezo ze nda za Yuda ng'abo abaabalibwa ku bo bwe baali, obukumi musanvu mu kakaaga mu bitaano.