Numbers 26:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bonna baali ba ssiga ly'Abasukamu. Abaabalibwa bonna baawera emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu ebikumi bina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zonna zaali nnyiriri za Basukamu. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu ebikumi bina (64,400).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abaabalibwa ku bo baali emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu bina (64,400).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era abaabalibwa ku Basuhamu abo baali abasajja emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu ebikumi bina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enda zonna eza Basukamu, ng'abo abaabalibwa ku bo bwe baali, baali obukumi mukaaga mu enkumi nnya mu bina.